Abstract:
Kwe kusimba emiti mu nnimiro okutumbula embera yabantu b'omubyalo no kukuuma obutonde bwensi. Emiti egisimbiddwa mu nnimiro giviramu abalimi ebyomugaso bingi nga emmere, ebibala, eddagala, emmere y'ebisolo, embaawo, enku, ebikondo, n'ebigimusa. Okusimba emiti yemu ku ngeri y'okutumbulamu obugimu bwettaka.