Item Details

Title: OKULWANYISA EBIWUKA N'ENDWADE Z'EBIRIME NG'OKOZESA ENDAABIRIRA EZ' OMULEMBE

Date Published: 2005
Author/s: NARO
Data publication:
Funding Agency :
Copyright/patents/trade marks:
Journal Publisher:
Affiliation: UCDA
Keywords: ebiwuka; endwadde z'ebirime

Abstract:

Akatabo kano kawandiikiddwa kuyamba halimi. Kalimu ebintu ebikulu
omulimi bye yetaaga okusobola okulabirira obulurigi ettaka lye.
Waliwo enkola nyingi ezeyamhisibwa okutangira awamu n'okujjanjaba
obuwuka n'endwadde z'ebirime ezenjawulo. Akatabo kano kayamba omulimi
okumanya n' okukozesa engeri zino okuiwanyisa obuwuka n' endwadde
z'ebirimebye.
Ebiri mu katabo kano byategekehwa abaali mu musomo ogukwata ku
by'obulirni ogwaliwo okuva nga 12 -
19 omwezi ogw'ornukaaga 2001 e
Mukono (ARDC) ku kitebe ekikola ku kukulaakulanya obulimi.
Okwebaza okwenjawulo kugenda en ekitongole ky'ensi yonna ekikola ku
kunonyereza (IDRC) olw' okusasulira omusorno, ekitongole ky'ensi yonna
ekinianyiddwa nga CAB n'ekitongole kyaffe wano ekikola ku kunonyereza
ku by'obulimi ekya NARO olw'okugutegeka.
Okurnanya ebisingawo, tuukirira omulimisa w'ekitundu kyo oba ettabi lyonna