Abstract:
Okusomboola amagezi ag'ekikugu okuva mu kitongole
ky'eggwanga ekikola ku kunoonyereza mu by'obulimi n'obulunzi
era ne mu bitongole ebirala ebikola ku kunoonyereza okw'engiri
eno.
Okusengejja n'okutuusa amagezi ag'ekikugu mu bitundu
Okusomesa abalimi n'abalunzi enneeyisa z'abantu
abakungaanidde awamu (mu bibiina) n'obukulembeze.
Okusomesa abalimi n'abalunzi ko n'abawi b'amagezi engeri
y'okugezesa ebinoonyerezeddwako era n'engeri y'okubituusa ku
balimi n'abalunzi.