Abstract:
Ku bimera nga ebijanjaalo, ebinyoobwa, lumonde omuganda
n'omuzungu, abalimi abasinga basimba nsigo oba ndokwa
ezaaterekebwa okuva ku sizoni eyaggwa. Naye abalimi oluusi
bagula ensigo okuva ku balimi abalala, mu butale oba mu
maduuka oba baziweebwa ng'ebirabo.