Abstract:
Mukono ZARDI ( MUZARDI) ky'ekimu ku bifo bye gavumenti omusanvu
ebivunaanyizibwa ku kukunoonyereza n'okukulaakulanya eby'oburnt
n'obulunzi mu Uganda. Ekiruubirirwa kya MUZARDI kwe kunoonyereza
n'okulaba nga amagezi ag'ekikugu gagya bulungi mumbeera
z'omukitundu MUZARDI kyevunaanyizibwako, era gatuuka bulungi
ku buli ageetaaga.