Item Details

Title: Ebifa ku ttendekero ly'Abalimi

Date Published: 2003
Author/s: Lusembo P
Data publication:
Funding Agency :
Copyright/patents/trade marks:
Journal Publisher:
Affiliation: MUKONO ZONAL AGRICULTURAL RESEARCH DEVELOPMENT INSTITUTE - MUZARDI, Mukono ARDC
Keywords:

Abstract:

Gyebuvuddeko katono gavumenti yakyusaako mu nkola yaayo
ng'eyongera okussa essira mu kusembereza abantu empeereza
yaayo n'okuwa abantu omukisa okwenyigira mu kaweefube
ow'okwekulaakulanya n'okulongoosa embeeera zabwe. Okutuukiriza
kino abantu balina okuyambibwa, basobole okulaba ebizibu byabwe,
okubinogera eddagala era n'okukola entegeka ez'okuvvuunuka
ebizibu ebyo. Abantu balina okusobozesebwa okugezesa amagezi
amapya ate basobole okwesalirawo aganaasingako okubayamba
okutumbula ku makungula gaabwe era n'ekigulira magala eddiba.
Mu kugoberera enkola eno NARO (Ekitongole ekikola ku
byokunonyereza kubulimi, kubibira ne kubulunzi) yassaawo entegeka
ey'okusembereza abantu empeereza yaayo n'okukolaganira awamu
esobole okutuukiriza ebigendererwa ebyo waggulu.

attachments -

#Document Title
1. Ebifa ku ttendekero ly'abalimi